KABAKA BULAMU ALUMA ATYA? Jjajja Jjumba Atuwadde Omusomo Ogutasangika
HTML-код
- Опубликовано: 29 мар 2025
- #mediachoicetv #TMO #miso #hostedbykankaka #tamalemirundiofficial #tamalemirundilatest
Okukyalako mu studio Zaffe Eza TMO, Kuba 0702 81 59 59. Ensonga Zoyogerako zirina Kuba Nga zekuusa Ku By'Obufuzi, Obukulembeze Ssaako okunonyereza Ku Nsonga Enkulu Ennyo Nga Ziyamba Munnansi Oba Amawulire Agatalinda. Ate Kkwo Okulanga Bizinensi Yo ku Mukutu Guno Tukuwadde Emiwendo Ejisingira Ddala Okuba Emisaamusaamu Olw'Embeera Y'ebyenfuna Eriwo Kati. Yogerako Naffe Ku 0759-388-748
Langa Bizinensi yo Wano wenyini. Kuba 0759-388-748. Oba tuwereze Whats App ku 0702 81 59 59.Weegate ku Mukutu Gwaffe Omupya Ogwa M.i.S.O. Gufune Otwegatteko Ng'osubscrbinga. Wereza obubaka bwo ku ngeri jetuyinza okukyusaamu ku mikutu gyaffe wano ku Mukutuguno
Disclaimer
Ebirowoozo By'Owulidde, Okugereesa N'ebikolwa By'omubiri byolabye mu Pulogulaamu eno, By'abo Bolabye Babikola Naye tebitegeeza nti Yenkola oba By'ebirowoozo Bya Media Choice TV TMO ne M.i.S.O Ebitongole oba abo bonna Abakola Ku mikutu Gino era Tebituvunaanibwa.
Disclaimer:
The Views, Opinions or any Graphics Content, Body Language & Expressions in this Program are those of the Producers and /or the Persons Appearing on the Program and do not Necessarily Reflect the Views & Opinions of TMOfficial & M.i.S.O and all its Graphics Editors.
CREDITS
Host & Editor
Hon. Kankaka Peter Emmanuel
Author & Analyst:
Mr. Joseph Tamale Mirundi
Social Media Promotions:
Miss Namasinga Maria Gorreth
Investigations:
M.i.S.O, K.i.S.O & TEAMS
Screen Writer:
Miss. Namasinga Gorreth
Camera:
Kankaka Peter / Amazing Maria/Team
TMO-M.i.S.O CREW
M.i.S.O, K.i.S.O & TEAMS
Voice Overs
Amazing Maria
Kankaka Peter
MEDIA CHOICE M.i.S.O, K.i.S.O & TEAMS
Special Thanks:
My Country-Uganda
Infraction-Free Music RUclips Channel
Guest Analyst(s)
ABS TV, Kawaala
Mary Celeste by Kevin MacLeod is licensed under a Creative Commons Attribution 4.0 license. creativecommon...
Source: incompetech.com...
Artist: incompetech.com/
I love this show but i would like to meet this intelligent jaja Jumba sometime
Wewawo bweza nyoo ssalongo 💪🙏
Lutaaya oliver
Mukama akuume Jjaaja Jumba, and mr Kakanka
People they don't know the joy, and peace of knowing who you are. Look at black Americans they have reached to an extent of going for DNA just to find their connection in Africa.
Its true they are looking for their roots
Wewaawo webale kusomesa jjaja Jumba Aligaweesa, tunyonyose 👏👏👏
weewaawo kitaffe mu Tonda, His Majesty Ssaabakabona jumba lubowa Aligaweesa Mpologoma ya Ssewamala, weebale nnyo obuweereza obwo gyetuli
Bweza Bweza Jjaaja webalekusomesa eggwanga
Bweza nnyo 🙏bwosuula obuwangwabwo obolabye
Webale kulabika bulungi nsonga jjajja Jjumba 🙏🙏
Bweza nyo ssalongo
Bweeza nnyo jjaja ffe🙏🙏
Thx mr Jumba me too would like to talk to you
Osomesa bulungi❤
Thanks bweza nnyo
WEWAAWO
Wewawo jjaja
Ndiko ebbala elidduggavu mumugongo, ate ndoota kusomero gyenasemba okusomera, buno buba bubakaki?
Wewawo tweyanze 🙏❤️ webale okutusomesa bweeza nnyo
jjaaja jumba kabona webarenyo kutusomesa webare kutuzibura maso
Wewawoo ssa bakambona
Bajjaja bakuwe nnyo omukisa
Please guys I need to know the title of the song that opened the show 🤗🤗 plz help me 🙏
Hi Mr Jjumba me I tried to move every every where in my life but I failed to be succeeded in my life and some one told to cover kabaka bulamu at his sheraines is it true
Bweeza nyoo
Sabakabona webaale kutusomesa nono yaffe
Bweza bweza
Wewawo
Wewawo jaaja
Webale kuweleza
Webale kuwereza ssabakabona, ebyokubuuza tuba nabyo naye obuzibu okudibwamu , naye nze mbuuza kiva kuki okuwunyiirwa omusayii sako nikuwunyiirwa olusu nga olwanakawere , bweza jaaja nasanyuka nga onzizemu
Bweeza nyo webale kusomesa Jajja
Wumalu naye kireberebe
Mukama akuwangaaze tusobole okujja tumale ensonga za bajajja webale kutusomesa
Gooder
Nkulamusiza nnyo. Ssabakabona nze kabo a jumba e Busunju Mityana nkwebaza okutusomesa
Bwezza jaja ntera okulonta nga bazinka kitegenza kii?
Jaaja abasajja bandekawo nyo😊
Bweeza
Bwezanyo jajja
Bweeza baba jjajja
Owangale nyo jjaja jumba weyongere okutusomesa enono
Bweza nnyo ssebo sili muganda simanyi nakyendi nkolantya okwezula
Bulimuntu alina okubika kabaaka oba byabalondemu
Sheik Qasim Kati affa 🤣🤣
Tweyanziza nnyo taata
Nange njjagara kusanmira nyambidwantya
Webale kutusomesa ssebo Naroose mpita mukatale nga batunda nakati anyilira enyo nensangamu nomukazi atunda ensenene nebinamunswa ngagamba mubinguleko ngenda komukazi omulala namugamba nebwotawogana bajkubiyita
Ako ka sheik umaru mufu nyo
Bakaburire okwebaka kubakazi
Seka umaru Ali mukomera Kati ba jajja bamuvaamu amayembe gamutekayo mujokoni
Bigambo bilumgi 🤔🤔❤❤
What about green color
Ndawula
Sitaani akola atya?
Bweza bwamukasa
omulongo mayajja mulala ne kabaka bulamu mulala
Differentiate between Kinene Nyumba from Kinene Batendda
Those are just stages where Kabaka beats us from so kinene nnyumba is when horrible accidents happen to family members from that clan and kinene batenda is when people from that family or clan do horrible staff like night dancing
@@nakafeeroagatha8361 ello
kasim mumugambe lubaale yamuwa olulimi lwayogera
Tweyanzizza jajjaffe. Ndawula, Mukasa, Bulamu bawulwa batys
I want to ask if one person fulfill all those things does it mean that the whole family will be ok
Don't think so
Yes omuntu omu yakora ensonga za Kabaka mu family
@@prossynalugoye4920 enlight mě dear does it mean that every one has to do his or her own
@@katongolesaidah3433 thanks dear be blessed
No mpozi abo abababakubade emabega nga otereza ensoga boka bebeganyurwa
N P.nkuramuza jjaaja jumba .nze mbuza kinetagisa kii ,sente mekka,okubiika kabaka,ndawura,mukasa,kitinda,kawumpuri,bamweyana,kiwanuka,Nabinene,kiza,nabbaarala .kubanga ndota ebasajja abankozesa,okuzika,ebinya,amasanyaraze,abaanna,baanalongo,abazala,abembutto,.ate nomwana wange omu arota nnyo ennyonyi ngazigwa kusomero naye yeka yaziraba,omurala namuzaala alinga omutayirile nsaaba kunyamba.nze Nada kuziro bulikimu kyaffa nsituka.bwengwa
Omwana gwewazala ŋŋa mutayilile, oyo aliko obwandawula. Ela walina okumutuma Ndawula
Nange bwentyo,rwakuba silina mwana mutayilile kyoka,naye ebilala tufanana,ndaba engo,obusajja obumpi,omuntu ajja ekilo nabikula bilangiti yange😢😢😢
Bakola batya kabaka bulamu
Jjajja Jjumba wangaala emyaka bufukunya
18/8/2022
😢😢😢raba ono omunyarwanda wadongwa😡
Nedda akabunero ako ba gey keba kozzesa sikabwe aka bonero ako katege freedom sikabwe ba gey
Lebisian
Double standards Banange, mwe mwefaako,lwaki temuffa ku Kabaka owemwoyo naye nava munaku gyalimu ngatemunatubulira bino byonna. Muswala ngemwe abasaawo bekinansi.
How can he when he even does not care. Is he a baby?
For sure they called Kabaka with Abekoobe to fulfill certain rituals but hesitated becoz" lubaale womulamu tasamirirwa" remember our friend
Luno lyoya lwamunyindo olwekula weka mukwano
wewawo
Wewawo
Wewawo
Wewawo